Amawulire
Abe Bombo balabye ekintu eky’efanyiriza bbomu
Bya Prossy Kisakye
Abatuuze be Bombo ku 21 mu district ye Luwero, basatidde olw’ekintu kyebatebereza okubeera bbomu mu kitundu kyabwe.
Abatuuze bogedde ku bibaddewo.
Yye omwogezi wamagye ge gwanga ag’okuttakka Col Henry Obo, oluvanyuma akakasiza nti tebadde bbomu.
Agambye waliwo eyabadde asibye ebintu nekigendererwa ekyokutiisa abatuuze.