Skip to content Skip to footer

Oluguuddo lwa Entebbe Express lwa kusasulibwa omwaka ogujja

Bya Benjamin Jumbe, Ekitongole ekivunanyizibwa ku nguuddo mu ggwanga ki Uganda National Roads Authority kirina essuubi nti bannauganda bakukolagana bungi ne kampuni eneweebwa omulimo gwokusoloza ensimbi ku bakozesa oluguudo lwa Entebbe Express highway

Bukya luguuddo luno lutandika okukola emotoka zibadde ziyitirawo ku bwerere okutuusa gavumenti lweneteekawo kampuni egenda okukola omulimo gwokululabirira.

Akulira wekitongole kino Allen Kagina agamba nti bannauganda abakoowa jaamu bakweyambisa oluguudo luno nga basasulayo akasente akanaaba kabasabiddwa

Enkola eno etandika mu mwezi gwa gatonya omwaka ogujja.

Leave a comment

0.0/5