Ebyobulamu
Omwana aliira mu kapiira
Endwadde teziggwa mu nsi era nga lwakukutte emirembe gikuggwaako
Kati ono mwana wa myaka 5 naye bukyanga azaalwa aliira mu kapiira
Omwana ono yalina ebizibu ebiwerako ku bitundu bye eby’ekyama
Maama w’akaana kano, agamba nti embeera ya muwala we yeeyongedde okutabuka ate nga ne ssente zimuweddeko
Omukyala ono asaba buyambi.