Skip to content Skip to footer

Obubenje bwakendedde mu 2020

Bya Juliet Nalwooga

Omuwendo gw’obubenje mu mwaka gwakendedde nebitundu 11% atenga abafiira mu bubenje nabo nebakendeera nebitundu 6%.

Bino biri mualipoota ya poliisi ekwata ku bumenyi bwamateeka eyomwaka oguwedde 2020, nga bafuna obubenje omutwalo 1 mu 3,012 mu 2020 songa mu 2019, bafuna obubenje omutwalo 1 mu 4,690.

Akolanga akulira poliisi yebidduka Lawrence Niwabine, yagambye nti obbenje obusinga bwalimu abantu abebigere nga bebasinga okufa, bakola 34%.

Ekitundu kya Kampala nemirirwano kyekyasinga okuberamu obubenje, nwabulanga 79% obubenje obwali mu kibuga wakati bwali dekabusa era abantu baafa.

Leave a comment

0.0/5