Amawulire
Gwebazaala n’obitundu ebyekyama 2 alongoseddwa
Omuvubuka eyazaalibwa n’ebitundu by’ekyama ebibiri kyadaaki alongoseddwa
Isaac okuva e Jjinja yalongoseddwa abasawo ku ddwaliro lya International hospital mu kiro ekikesezza olunaku lwaleero.
Omuvubuka ono ow’emyaka 26 afunye ky’aludde ng’asaba nga kwekufuuka omusajja omujjuvu
Isaaca yava Jinja gyeyazaalibw an’ebitundu bibiri era ng’okuva olwo aboolebwa
Mulekwa bakadde be baafa muto era ng’obulamu buno abuyiseemu lw amukama
Dembe FM yeeyakwataganye n’abantu ab’emitima emirungi kko n’eddwlairo lya IHK okulongoosa omuvubuka ono.