Eyali minista w’ebyobulamu era nga mubaka we Soroti Mike Mukula ayimbuddwa
Ono agyiddwaako emisnago gy’okwezibika ensimbi mu mankweetu
Omulamuzi wa kooti ekola ku gy’obukenuzi. David Wangutsi agambye nti obujulizi obwaleetebwa bwaali tebusobola kukozesebwa kusingisa mukula musnago gwa kwezibika nsimbi
Mukula yali yajulira nga awakanya ekibonerezo ekyamuweebwa n’okusingisibwa omusango gw’okwezibika ensimbi.