Amawulire
Ssabassajja atongozezza okugema abaana
Ssabassajja Kabaka atongozezza enteekateeka y’okugema abaana .
Kawefube ono amutongolezza ku ddwaliro lye Kayunga ng’egimu ku mikolo gy’amakulambula kwe e Bugerere.
Ssabasajja eno era agabidde abalwadde emifaliso n’abasaasira nako.
ssabasajja bw’avudeyo eno eyolekedde bbaae gy’agenda okwogerako eri abantu.
Omutanda guno gwegusoose okugenda e kayunga bukyanga gavumenti yeewera okumulemesa okugenda mu kifo kyekimu mu mwaka 2009