Skip to content Skip to footer

Abazirwanako Babagumizza nti Bakusasulwa

Luweero

Bya Sam Ssebuliba

Government etegezeza nti embalirizza entekateeka, ngegenda kuliyirira abazirwanko bonna mu bitundu bye Luweero mu mwaka gwebyensimbi 2018/19.

Gavumenti yalaze obweyamu bwayo ku nsonga eno, ngobuwumbi 30 bwebwatekedde mu mbalirira eri ministry yakanyigo ke Luweero.

Minister omubeezi owakanyigo ke Luweero Denis Galabuzi ategezezza nti babadde balina ekizibu kyobufunda bwensawo wabulanga balabika bakigonjodde.

Leave a comment

0.0/5