Amawulire

Musasule abasenga ku taka ly’amaggye

Ali Mivule

February 22nd, 2014

No comments

M7 and old woman

Pulezidenti Museveni alagidde nti abantu bonna abesenza ku ttaka ly’amaggye e Nabugabo basasulwe obukadde butaano nga tebannasengulwa

Pulezidenti agamba nti tayagaala bantu kubonabona kyokka ng’ate ab’amaggye g’omu bbanga balina okutendekebwa

Pulezidenti obweyamo .yaabukoze ayogerako eri abantu mu magombolola ge Bukakata ne Maakungwe nga bino bisangibwa Nabugabo mu disitulikiti ye Masaka.

Pulezidenti eno yabadde agenzeeyo kulaba abatendekebwa mu nkola etuumiddwa towa gasiya

Maggye gagula ettaka ly’okutendekerako abantu baalyo ku byaalo bye Ssunga, Nabugabo, Bukumbula, Kigo, Nakatooke, Kisasa, Kisosa, Bukaayi, Bbaale ne Kku nnya.

Wabula olw’entalo, ettaka lino lyasengako abantu era okuva olwo kwebasula.