Amawulire
Okulwana e South Sudan- amasasi gavuga mu nkambi y’amaggye
Amasasi ganyoose ku kitebe ky’amaggte e South Sudan mu kibuga ekikulu Juba
Amasasi ganmo gatandise ku makya okulirana yunivasite y’eggwanga
Abeerabiddeko n’agaabwe bagamba nti abantu batandise okusibamu ebyanguwa nga badduka ekibambulira
Gavumenti tannaba kuvaamu mwasi yokka nga tekinnategerekeka oba okulwanagana kuvudde ku ki.
Abayeekera abakulira Riek Machar basalawo okutandika okulwanyisa gavumenti ya Salva Kiir oluvanyumwa lw’okugobwa ku kifo ky’omumyuka w’omukulembeze w’eggwanga
Enjuuyi zombi zaali zitegereganye okussa wansi emmundu kyokka nga zaddamu gyebuvuddeko okulwanagana