Amawulire
Ekitongole ky’abakyala mu poliisi-enkyuukakyuuka zikoleddwa
Ssenkaggale wa poliisi Gen kale Kaihura atogonzezza ekiwayi mu poliisi ekinaakola ku nsonga z’abakyala
Kino kizze ng’abakyala bakakuza olunaku lwaabwe.
Ekiwayi kino kyakola ku nsonga z’aba poliisi abakyala
Kaihura agamba nti balonze Chelimo Byata okukulembera ekibiina kino.
Omwogezi wa poliisi Judith Nabakooba agamba nti senkaggal;e Charles Kataratambi y’agenda okukulira ekitongole kya poliisi ekinonyereza ku buzzi bw’emisango.
Herman Owomugisha kati y’akulira poliisi ya flying Suad ate nga norman Musinga wakukulira ebikwekweto by’ebyenguudo