Skip to content Skip to footer

Ekitongole ky’abakyala mu poliisi-enkyuukakyuuka zikoleddwa

Kaihura again

Ssenkaggale wa poliisi Gen kale Kaihura atogonzezza ekiwayi mu poliisi ekinaakola ku nsonga z’abakyala

Kino kizze ng’abakyala bakakuza olunaku lwaabwe.

Ekiwayi kino kyakola ku nsonga z’aba poliisi abakyala

Kaihura agamba nti balonze Chelimo Byata okukulembera ekibiina kino.

Omwogezi wa poliisi Judith Nabakooba agamba nti senkaggal;e  Charles Kataratambi y’agenda okukulira ekitongole kya poliisi ekinonyereza ku buzzi bw’emisango.

Herman Owomugisha  kati y’akulira poliisi ya flying Suad ate nga norman Musinga wakukulira ebikwekweto by’ebyenguudo

Leave a comment

0.0/5