Amawulire
Ebipya ku nyonyi eyabula
Ebipya byongedde okuzuuka ku nyonyi ya Malaysia eyabuze
Sssabaminista w’eggwanga, Najib Razak agamba nti enyonyi eno yakyusa ekkubo mu bugenderevu nga n’enkola ekozesa okulondola enyonyi yattibwa mu bugenderevu
Enyonyi eno oluvanyuma lw’okukyuusa ekkubo kigambibwa okuba nga yasigala ng’etabula okumala essaawa musanvu
Entambula y’enyonyi eno yali ekwatagana n’omuntu agambibwa okuba nga yali ku nyonyi
Enyonyi eno yabula ssabbiiti emue mabega ng’eriko abantu 239