Amawulire

Omukyala akikoze omwana wa Muggya we

Ali Mivule

March 26th, 2014

No comments

 gal burnt

Poliisi y’oku luguudo lwa  Kiira eri ku muyiggo gw’omukazi eyakubye omwana wa mujja we omukono mu bitundu by’ekyama alabe oba abadde yeebaka n’abalenzi katono amusikeyo nabaana..

Omuyizi ono ow’ekibiina ky’omusanvu y’addusiddwa mu ddwaliro nga  ng’atonya musaayi.

Okusinziira ku atwala poliisi ya Kiira Road John Mugerwa omusango guno gwaddiziddwa wali e  Kamwokya mu church zone.

Yye ekulira essomero omwana ono gy’abadde asomera Jane Kansiime agamba nti omuyizi ono addukidde gy’ali ng’ali mu mbeera mbi naye kwekusitukiramu n’awaaba ku poliisi.