Skip to content Skip to footer

Abeesenza mu ntobazi bagenda

water body

Ab’ekitongole kya Kampala capital city authority batabukidde bannaggaga abeyongera okwesenza ku ttaka ly’entobazi.

 Bano baweze okusengula abo bonna abesenza mu ntobazi e Kinnawataka, Banda Kisaasi n’ebitundu ebiriraanyeewo .

Omwogezi wa KCCA Peter Kawuju agamba nti bano era tebabasuubira kukakasa pulaani zaabwe kubanga ekiragiro kyayita dda ng’ekiddako ku bagoba

Leave a comment

0.0/5