Amawulire
Amasiro gasenvudde
Katikiro wa Buganda ategeezea abaganda bonna nga ensimbi zetofaali ezakakunganyizibwa wezikuumidwa mui bwerufu obwekitalo, awatali wadde okukumpanyaako enusu.
Bino Katikiro abyogeredde ku Masiro e Kasubi mukaseera kano gyali nga alambula omulimo gwokuzaawo amasiro wegutuuse .
Katikiro agambye nti buli nusu ebalibwa nga bwezze , era n’ekozesebwa nga bwekyetagissa , kale nga kino kyekisuubirwa mu bakulebeze b’omuleme omutebi .