Bya Ben Jumbe.
Banamawuliire mu gwanga bakeredde mu kyobeera nga kino kidiridde okufwa kwamunamawulire ow’erinya Peter Busomoke.
Busomoke afiridde ku dwaliro e Kiruddu ku myaka egy’obukulu 67.
Twogedeko ne Robert Ssempala, nga ono yemukwanaganya w’emirimo mu kibiina ekya Human Rights Network for Journalists, n’agamba nti ono abadde munamawuliire omukozi enyo, ate nga agoberera amateeka wamu n’okukola n’obukuggu,
