Amawulire
Amayinja gatutta- abatuuze e Mukono bagenze mu kkooti
Abatuuze okuva mu byalo 3 basazeewo okukuba kampuni yabakyayina eyasa amayinja mu mbuga z’amateeka lwakubamalako mirembe.
Bano nga bayita mu kibiina ekirwanirira eddembe ly’obuntu n’enkulakulana ekya center for human and development, abatuuze bemulugunya nti bazze bekubira enduulu olw’okukalubirizibwa kwebayitamu buli kampuni eno bweyasa amayinja nga banji balwadde wabula nga tebayambiddwa.
Ebyaalo ebikoseddwa kuliko Bamutakudde, Kiryammuli ne Kaseneene. Banyonyola nti abamu amatu gazibye sso nga n’abalala balwadde emitima . Twogeddeko n’abamu ku bbo.
Residents sue Amayinja gatutta Kooti ewadde kampuni y’abakyayina eno 15 zokka okwewozaako.