Olwali
Setekeera babbi
Mu nsi muno ebyewunyisa tebiggwaawo.
Mu ggwanga lya Ethiopia, waliwo omusajja akeera okugenda okulima ng’eno eba avuga akagaali eno ng’embuzi ye eri ku mugongo.
Akabuzi kano nako kirabika kamanyiira nga kakanya kwenyeeza ng’eno mukama waako bw’avulumula akagaali ke.
Abalabye ku katambi kano buli omu ayogera bibye ng’abamu bagamba nti kabadde kakooye n’akabikka ate abalala bagamba nti yabadde akatwaala kukabaaga kale nga tajja kusobola kukakulula engeri embuzi gyeziwalira
Wabula yyeomusajja ono agamba nti teyeteekera babbi ba bisolo ng’akabuzi ke kamutambulira ku mugongo