Amawulire
Poliisi etabukidde ba dereeva abatali bannayuganda
Poliisi etandise okulwanyisa abagwira, abavugira kuno emotoka nga tebalina bisanyiz.
Ekigendererwa mu kino kukendeeza bubenje.
Yakusookera ku pamiti zaabwe okulaba oba zituukiridde era buli anayita mu kasengejja ng’aweebwa akabonero akalaga nti mutuufu ku bwereere.
Kasiima alabudde abantu bano obutetantala kuvuga emotoka nga tebalina bisanyizo kubanga gwegunakka mu vvi wakusibwa emyezi 6