Skip to content Skip to footer

Mukuume ttaka ly’amasomero- Mamerito

Mamerito

Abakulembeze mu disitulikiti  ye Wakiso basabiddwa okwongera okutumbula ebyenjigiriza wamu n’obujanjabi mu district okusinga okwenyigira mu kutunda ettaka.

Okusaba kuno kukoleddwa Meeya  we Kiira Mamerito Mugwerwa bw’abadde ayisa embalirira ya tawuni kanso ey’obuwumbi 4.

Mamerito agambye nti abakulembeze balina okukuuma ebyapa by’ettaka lya  malwaliro, amasomero, wamu n’ebiasawe okusinga okwenyigira mu kulitunda.

Leave a comment

0.0/5