Amawulire
Olutalo lwa Muzaata ne Munyagwa lukyakwajja
Ba ma seeka omuva e Kawempe batabukidde meeya Mubaraka Munyagwa nga bagala yetonde olw’edduwa embi gyeyasomera gavumenti.
Bano bagamba nti tebayingiridde byabufuzi wabula Munyagwa yeeyayingiridde eddini .
Bino olugudde Munyagwa mu matu n’ata akaka n’ategeeza nga Muzaata bw’atumye ba ma seeka bano ng’ate y’asabye bamwetondere