
Abantu 21 beebafiiride mu bulumbaganyi obukoleddwa bannalukalala ku muzikiti gw’aba Shia mu ssaza kye Kano munda mu ggwanga erya Nigeria.
Abeerabiddeko n’agaabwe bategezezza nti lumira myoyo yebwatuliddeko bbomu wakati mu kibinja ky’abantu.
Bino bibadde ku kaalo Dakasoye ekyesudde mayiro 13 mu bukiikaddyo bw’ekibuga Kano.