Bya Eriya Lugenda.
E Kayunga waliwo abatuuze ku kyaalo Kaazi abakyasiitaana okutuukiriza eddaame ly’omusajja eyalaama okuzikibwa mu ntaana ya fuuti 50.
Omugenzi John Naalabilaawo yaffa ku lw’akutaano ssabbiiti ewedde yaatadde abantu kubunkenke,bweyalaama nti yye alina kuziikibwa mu ntaana mpanvu okwewala abasezi okumulya.
Okusinziira ku batuuze,bano basoose nebasima fuuti munaana,kyokka empewo nezikwaata abazukulu 4 nga alabula nti singa tebaatukirize kino bagenda kufuna emitawaana.