Skip to content Skip to footer

Ababazi b’ebitabo abanafu baakugobwa.

Bya Samuel ssebuliba.

 

 

 

Ministry ekola by’ensimbi ekaanyiza n’akakiiko akakola ku by’abakozi okubonereza ababazi b’ebitabo bya government ku mitendera gyonna abanasangibwa nga bazembe oba okubulankanya ensimbi.

Bweyabadde alabiseeko eri akakiiko ka parliament akakola ku government ez’ebitundu, omuwandiisi ow’enkalakalira mu ministry ekola ku by’ensimbi Keith Muhakanizi agambye nti baakizudde nga emitwaana egyekusa ku kubulankanya ensimbi za government kutandikira kubantu bano, kale nga bagwana kukwatibwako.

Ono agambye nti okuva nakaakano anakwatibwa ku nsonga eno, ekidako kugobwa.

Leave a comment

0.0/5