Skip to content Skip to footer

Aba DP bagala akakiiko kanonyererze ku Poliisi

Bya Ivan Ssenabulya

File Photo: Presidenti wa DP Nobert Mao

Democratic Party bagamba nti police bweba yakutereera elina okukyusibwa kumpi yonna, nadala eri abasirikale ab’okuntuko.

Bwabade ayogerako ne banamawulire ku office zekibiina ku City House, ssenkaggale wa DP Nobert Moa  agambye nti okugoba kaihura mpaawo kyekitegeeza, kubanga kakano police yonna yavunda dda.

Bano bagala wabangaibwewo akakiiko okunonyererza ku poliisi yonna.

Leave a comment

0.0/5