Skip to content Skip to footer

Aba DP balumirizza ebibiina byabakozi

Bya Ivan Ssenabulya

Abekibiina ekya Democratic Party banenyezza ebibiina ebitaba abakozi olw’okuyambako mu kubonyabonya abakozi be gwanga.

Bwabadde eyogerako ne banamawulire, omwogezi w’ekibiina DP Kenneth Paul Kakande agambye nti bano bakukuta ne gavumenti ate okunyigiriza abakozi, ngebisinga byafuuka mikwano gya gavumenti.

Ono wayogeredde bino ngebibiina nga NOTU byakavaayo okunenya gavumenti olw’obutafa ku nsonga zabakozi.

Leave a comment

0.0/5