Skip to content Skip to footer

Aba DP ssibakukyusa nonda

File Photo :Bana kibiina kya Dp
File Photo :Bana kibiina kya Dp

Ab’ekibiina kya DP baweze obutakyusa mu ngeri gyebalondamu abakulembeze baabwe.

Abamu ku bannakibiina baaweze okuzira ttabamiruka w’ekibiina kino singa enonda y’abakulembeze tekyukamu.

Omwogezi w’ekibiina kino  Paul Kenneth Kakande agamba enkola eyayitibwamu okulonda bassenkagale b’ekibiina kino abaaliko okuli Joseph Kasolo ,Mugwanya ,Ben Kiwanuka, Paul semwogerere ne John Sebaana Kizito y’emu gyabagenda okukozesa okulonda abanaddako.

Mungeri yeemu Kakande ategezezza nga abantu 4 bwebakakwatibwa ku kavuyo akaali ku kitebe ky’ekibiina ekibinja ky’abavubuka bwebalumba ekitebe kino.

Leave a comment

0.0/5