Bya Ivan Ssenabulya
Abagoba ba pikipiki balabuddwa okugoberera amateeka ge kkubo, ngabalala.
Bwabadde ayogerako naffe omwogezi wa poliisi yebidduka Charles Ssebambuliidde alabudde nti abagoba ba pikipiki tyebagwana kwetwala, atenga babigera ngamateeka gonna gabakwatako.
Okulabula kwa poliisi wekujidde, ngokulembeze we gwanga yakajja alabule ku pikipiki zagamab nti okusinga zezikozesebwa mu bumenyi bwamateeka.