Skip to content Skip to footer

Akulira poliisi e Kajjansi attiddwa

Kaihura again

Abazigu abatanategerekeka basindiridde aduumira poliisi ye Kajjansi Joseph Bigirwa amasasi agamujje mu budde.

Abazigu bano babadde bagezaako okubba essundiro ly’amafuta wamu n’akayumba ka mobile money mu kabuga  ye Kajjansi.

Bano bawanyisiganyiza amasasi ne polisi okukkakkana ng’aduumira poliisi Joseph Bigirwa attidwa.

Omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emirirwano Ibin Ssenkumbi akakasizza enjega eno, wabula n’ategeeza nti poliisi etandise okuwenja abazigu bano.

 

Leave a comment

0.0/5