Skip to content Skip to footer

Ebibiro ly’amasanyalaze eddala lyakuzimbibwa.

Bya Damali Mukhaye.

Gavumenti esabidwa okukola okunonyereza ku bakozi baayo oluvanyuma lw’okukizuula nti bebasinga okufiriza eggwanga obutitimbi bw’ensimbi benyigira mu kulya enguzi

Okusaba kuno kukoledwa Minisita omubeezi ow’ebigwa bitalaze n’ebibamba Eng Hilary Oneck bw’abadde ku mukola gw’okusala amagezi ku ngeri Gavumenti gy’eyinza okubunyisa amasanyalaze mu ggwanga ogwategekedwa kampuni ya 8M Contruction Digest mu Kampala.

Wano era Onek waasinzidde okwanjula ekiteeso eky’okuzimba ebibiro lya masanyalaze ku nyanja kyoga elya Butyaba Hydro Power Station nga lyerigenda okusinga obunene ate nga lizimbidwa ku nsimbi ezisinga obutono okugerageranya n’amabibiro agaze agazimbigwa.

 

Leave a comment

0.0/5