Skip to content Skip to footer

Aba taxi beekalakaasa

Taxi drivers strike

Abagoba ba taxi bakedde kwekalakaasa

Kiddiridde aba KCCA okuyisa ekiragiro nti emmotoka zonna ezisimba mu paaka ya cooper Complex zidde mu paaka ya USAFI

Paaka eno wetwogerera nga nkalu era nga yayiriddwaamu ettaka.

Abataxi betwogeddeko nabo bagamba nti KCCA tebebuzizzako ate nga balina endowooza zaabwe ku ngeri ensonga eno gy’eyinza okukwatibwaamu.

Wabula omwogezi wa KCCA Peter Kawuju agamba kino kikoleddwa okukendeeza mugotteko mu kibuga.

Kawuju era agamba nti n’akatale ka USAFI tekakola kubanga teriiyo taxi

 

Leave a comment

0.0/5