Bya Abubaker Kirunda
Abayisraamu abekiwayi kyaba-Shia tebakuzizza Eid olwaleero.
Bano bagenda kusaala Eid olunaku olwe nkya ku Bbalaza ngennakuz zomwezi 26th.
Amawulire agafulumizddwa akulira Ahuru-bite Foundation, Omar Bbongo okuva ku kitebbe Kyaba-Shia mu district ye Mayuge omwezi tegwalabise.
Agambye nti bbo Eid bagenda kujikuza olunnaku lwe nkya ng’olwaleero lukomekereza ekisiibo nomwezi omutukuvu.