Bya Damalie Mukhaye.
Olunaku olwaleero abaana aba siniya ey’okuna lwebatandise ebibuuzo byabwe eby’akamalirrizo ku mutendere gwa UNEB.
Abaana bano batandise na somo lya Physics ku makya n’okukuba ebifaananyi ate olw’egulo bakole elya Chemistry .
Ssabawandiisi w’ekitongole kino Dan Odongo atubuulide nti abaana abasuka mu mitwalo 322,000 bebaganda okutuula ebibuzo bino.
Bino ebibuzo bitandise leero nga 16 bikomekerezebwe nga 20th