Skip to content Skip to footer

aba somali mu nkambi

camps in key

Eggwanga lya Kenya lyongedde okutabukira abatujju

Abasomaali bonna abali mu bibuga balagiddwa okugenda mu nkambi ezissiddwaawo mu kawefube w’okwewala ennumba z’ekika kyonna

Minista wa Kenya akola ku nsonga z’omunda mu gwanga Ole Lenku agambye nti obulumbaganyi ku Kenya bususse ate ng’ababukola bava Somalia

Bbo abamu ku balwanirira eddembe ly’ababundabunda bavumiridde ekikolwa kino

Leave a comment

0.0/5