Skip to content Skip to footer

Aba Uganda Airlines bakukakisibwa olwaleero

Bya Ritah Kemigisa

Ekitongole ekivunanyizibwa ku ntambula yomu bbanga mu gwanga ekya Civil Aviation Authority olwaleero kyakusunsula aba Uganda National Airlines.

Abakulu mu kambuni eno bakulabikako eri aba CAA okukaksa obusobozi bwabwe lwakai balina okuweebwa lisence.

Civil Aviation Authority era eyise abantu babulijjo okubaawo okulaba ebikolebwa oba nokwetabamu bagaane ebyo byebatali bamativu nabyo.

Uganda Airline yazibwa aobugya nga balina ennyonyi bbiri zebagenda aokuddukanya Bombardier CRJ900 ne A330-800.

Enyonyi kika kya Bombardier zikolebwa mu gwanga lya Canada atenga Bombardier Aerospace ne A330 zaba-Falansa.

Kinajjukirwa nti ku Lowkusattu lwa wiiki ewedde okukaanya kwatukibwako wakati wakulira Uganda Airlines Ephraim Bagenda ne munne bwebananya emirimu Eric Schulz mu kibuga London okuleeta ennyonyi zino bbiri.

Gavumenti egenda akusasanya akesedde 1 nobuwumbi 900 ku nnonyi zino bbiri.

Leave a comment

0.0/5