Skip to content Skip to footer

Aba UMA basabye Gavt ku nsimbi zé kyémisana kya basawo

Bya Benjamin Jumbe,

Ekibiina ekitaba abasawo mu ggwanga ekya Uganda Medical Association kisabye gavt bweba eyongeza ensimbi ze kyemisana mu malwaliro abakozi bonna batunulirwe sosi kuba bazaalisa ne banansi.

Kino kidiridde abasawo abazaalisa ne banansi okulangirira okuteeka wansi ebikola olwensimbi entono ezibawebwa eze kyemisana era gavt yabasuubiziza okubongeza zituuke ku mutwalo 15000

Pulezidenti wekibiina kino Dr Richard Idro, agamba ekyokwongeza abazaalisa ne banansi si kibi wabula na bakozi abalala nga bakola mu labalatole, na balala bakola nyo nga beetaga okutunulwamu.

Leave a comment

0.0/5