Skip to content Skip to footer

Kizuuse nga abayizi ku yunivasite balina abagalwa 8-UNESCO

Bya Ndaye Moses

Alipoota empya efulumizddwa abekitongole kya UNESCO eraze nti ettundutundu ku bayizi mu matendero gebyemikono namalala gonna aga waggulu mu gwanga, benyigira mu bikolwa ebyokwegadanga mungeri etali yabuvunayzibwa.

Alaipoota eraze nti abayizi 34% balina abagalwa abasoba mu 1, ngomu abeera nabantu abalala 8 baganza mu bbanga kyenkana ya myezi 12.

Ku bayizi 39% abatukiriddwa mu kunonyereza okwakoleddwa, tebakoma kubeera na bagalwa bangi, naye begadanga nabo awatali kwekuuma kwonna.

Omunonyererza omukulu mu kitongole kya UNESCO Dr. Azah Taibu era agambye nti 69% abatukiriddwa 55% twebakozesa bupiira bu kalimpita wa.

Bbo naddala 12% bakirizza nti basasulwa ssente nebalyoka begadanga nabasajja, atenga abalala bwebagenda ewabasawo okwekebeza era bamaliriza abasawo babakozesezza.

Okunonyererza kuno kwakoleddwa mu University 6 namatendekereo gemikono 2 nga kyalaze nti 99% ku bayizi tebakyatya yadde akakwuka ka mukenenya.

Leave a comment

0.0/5