Bya Ndaye Moses
Abaasomerako ku ssomero lya Kibuli SSS basabye ministry yebyenjigiriza nemizannyo okukangavvula, eyali omukulu we ssomero agambibwa okukabasanya.
Gyebuvuddeko eyali omukulu we ssomero lino eyali aluddeko Hajj Ali Mugagga yakakibwa okuddako ebbali anonyerezebweko.
Okusinziira ku Agaba Abasi omu ku bayizi, balina alipoota eyaabwe naye bakyalinze ministry eveeyo ebeeko kyekolawo.