Bya SIMON PETER EMWAMU.
Mu district ye Katakwi waliwo abaana abakutte omulu w’esomero elya Okokorio primary school, nga ono bamulanze kudda ku munaabwe gwabadde asomesa n’amusobyako.
Abaano bano bagamba nti omukulu w’esomero lino baamusanze lubona nga ali nemunaabwe ow’emyaka 15 banyumya kabozi, kwekumukwata yogayoga ku police.
Yye James Oriokot, nga y’omu kubatuula ku lukiiko olufuga esomero lino atendereza ekikola kyabaana bano