Bya Shamim Nateebwa
Omukulembeze we gwnaga, mu kiseera kino alabiddwako ngalambula emirimu egyenjawulo ejikolebwa abavubuka, nokubawagira.
Sentebe w’ababazzi mu Nsambya Carpenters, joinery and Crafts Training Agency, Muleke Moses agamba nti, basubira bandifunamu mu ntekateeka eno.
Wabula yeekengeddemu nti ebyobufuzi nebigambo ebyogerwa, nirabikanga ebigenda okubajja ku mulamwa.
Ono era ayogedde neku bufere obulabika nga bwetwobese mu nteakteeka eno.