LUGAZI
Bya Ivan Ssenabulya
Eyali omubaka wa Buikwe South mu palamenti, nga ye ssentebbe wekibiina kya DP e Buikwe, Dr Micheal Lulume Bayigga naye yegasse ku bawkanya ebyokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga.
Dr Lulume abadde akulembeddemu ekibiina kyabwagizi bekibiina olwaleero, okwekalakaasa nga bababdde bagenda kwolekera ku palamenti.
Bano poliisi e Lugazi ebakutte, era abamu nebagalirwa.