Skip to content Skip to footer

Ababaka bekandazze nebafuluma

Bya Kyeyune Moses

Ababaka abavuganya gavumenti bekandazze nebafuluma, palamenti nga bawakanya engeri okuteesa ku alipoota yakakaiiko ka palamenti akamateeka gyekukwatiddwamu.

Kino kidiridde bano nga bakulembeddwamu akulira oludda oluvuganya gavumenti Winnie Kiiza, okwemulugunya enfunda eziwera nayenga tebawulirwa.

Omukubiriza wolukiiko lwe gwanga olukulu Rebecca Kadaga akalambidde nti alipoota yekakiiko kamateeka akae kennenya ebbago esomebwe.

Kadaga oluvanyuma alagidde ababak abasigadde okubadde aba NRM abangi neba nmapa wengwa begazaanye.

Leave a comment

0.0/5