Skip to content Skip to footer

Ababaka mu Buganda basisinkanye

BUganda caucus

Ababaka ba palamenti  abava mu Buganda beevumbye akafubo emisana ga leero, ku okukkiriziganya ku biki ebirina okukubaganyibwaako mu nsisinkano yaabwe ne Katikkiro.

Katikiro Charles Peter mayiga wakusisinkana ababaka bano,okuteesa ku ngeri Buganda gy’esobola okuganyulwa mu nongosereza mu ssemateeka wa  Uganda ezinatera okutandika.

Bano era bagaala ndagaano eyatekebwaako emikono wakati wa Buganda ne gavumenti wa wakati

Ssentebe w’ababaka bano Godfrey Kiwanda agambye nti olukungaana lwalero lwakutema mpenda ku ngeri ensonga gyezirina okukwatibwamu.

Leave a comment

0.0/5