Bya Abubaker Kirunda.
E Bugiri police ekutte abantu 2 nga bano bagambibwa okubba omuceera okuva mu company eya Kibimba.
Bano kigambibwa nti balina ekibinja kinene, era nga baludde nga bagenda mumuceera gwa kibimba nebakungula mu budde bwekiro.
Kati ayogerera police yeeno James Mubi agamba nti bano ono bagenda kubitebya mubuga z’amateeka.