Skip to content Skip to footer

Abadde afera wa maawulire

 

police post

Abadde yeeyita owa Iso ng’ayagala okufere owa mawulire atulukukidde amaziga ku poliisi ng’agamba bamuwaayirirza

Ono obwedda akaaba nga talina katambaala amazeemu  aba poliisi enseko bwa’ategeezezza nga bwabadde talina musango.

Ekyewunyisa nti omusajja ono agaambye okwogera amannya ge yadde ekimukwatako ekyongedde okukakasa poliisi nti mubbi.

Oc wa poliisi ye kanyanya Mathius Turyasingura agamba nti omusajja ono bagenda kumuggula ko omusango w’ogweyita ky’atali nebwanakaaba atya

Mu ngeri yeemu, poliisi ekutte abantu bataano abaabdde bamenya enyumba nga bagamba nti ettaka baaligula

Ettaka eririko enkaayana lisnagibwa mu kikuubo zone e Kanyanya.

Bano babakutte oluvanyuma olw’omwami gwebayita Francis Kalule okutegeeza poliisi ng’enyumba mwebabadde b’w’eliko abantu ababadde bagimenya ate nga beebase

 

Leave a comment

0.0/5