Abasajja babiri abagambibwa okubeera abatujju bakwatiddwa kju kizimbe kya Forest mall mu kampala. Omu ku bbo abadde ayambadde ng’omukyala. Kigambibwa okuba ng’ababiri bano poliisi yabalinnye kagere okuva ku kisaawe entebbe okutuuka w’ebakwatidde