Bya Ritah Kemigisa
Police etegezeza nti alipoota yaabwe ku bagwira abafiridde mu zzi woteeri mu Kampala bafudde butwa.
Omwogezi wa poliisi Emilian Kayima wabula mpaawo bya nnyo byayogedde ku nsonga zino, kubanga okunonyereza kukyagenda mu maaso.
Kayima ategezeza nti baliko abantu 5 bebagalidde bakuyambako mu kunonyereza.
Kinajjukirwa nga 5th February ku Pearl of Africa hotel waliwo munansi wa Finland Thomas Hugs eyasangibwa nga muffu, ate nga 6th omwezi gwegumu munannsi wa Sweden Alex Sebastian yafiira mu Sheraton hotel.
Gyo emirambo gyaziddwayo okwagyo.