Skip to content Skip to footer

Abakiise babakozi ku District bakulondebwa

Bya Sam Ssabuliba

File Photo: Abakoozi ngabaali mu bikajo

Abakozi okukirirwa mu nkiiko eza wansi mu gavumenti ezebitundu, kyogeddwako nti kyekinamalawo ebikolwa byokukusa abantu okubatwala emitala wamayanja, okubafunira emirimu.

Okusinziira ku mubaka wabakozi mu palamenti Arinitwe Rwakajara, abakozi bwebanakirirwa wakiri ku mutendera ogwa, kijja kuba kyangu okulondoola bameka abafuluma mu gwanga era mungeri ki.

Bino webijidde nga May 17th ababaka bakozi kuzi district bakulondebwa okwetoola egwanga.

Leave a comment

0.0/5