Skip to content Skip to footer

Obwakabaka bwa Buganda bugenda kutekanga abavubuka ku mwanjo mu mikolo

Bya Shamim Nateebwa

Abakulembeze mu Buganda basabiddwa okussa abavubuka ku mwanjo mu buli nteekateeka z’emikolo gy’obwakabaka okusobola okubatendeka n’okubamanyisa obuvo n’obuddo bwobwakabaka bwabwe.

Bino byogeddwa katikiiro wa Buganda Charles Peter Mayiga bwabadde atongonza obukiiko obunateekateeka  emikolo gya Buganda kwekwaffe diaspora day egy’okubaawo  nga 28 mu December e Mengo.

Katikkiro ategezezza nti Ssabasajja alina abantu bangi abali emitala wamayanja kale nga  y’ensonga lwaki olunaku luno lwatekebwawo oukuzibwa.

Obukiiko buno bugenda kukulemberwa owekitiibwa Noah Kiyimba ne Ronald Kawalya.

Leave a comment

0.0/5